Online Bible

- Advertisements -




Et 21:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 bakadde bo, abakulembeze, n’abalamuzi bo banaafulumanga ne bagenda bapima obuwanvu bw’ebbanga okuva ku mulambo okutuuka ku bibuga ebinaabanga bigwebulunguludde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 abakadde n'abalamuzi bammwe banaagendanga ne bapima ebbanga, okuva ku mulambo okutuuka ku buli kimu ku bibuga ebiriraanyeewo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 abakadde bo n'abalamuzi bo ne balyoka bafulumanga, era banaageranga okutuuka ku bibuga ebimwetoolodde oyo eyattibwa:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 abakadde n'abalamuzi bo bafulumanga ne bapima ebbanga okuva awali omulambo okutuuka ku bibuga ebyetooloddewo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 abakulembeze n'abalamuzi bammwe banaagendanga ne bapima ebbanga okuva ku mulambo okutuuka ku buli kimu ku bibuga ebiriraanyeewo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 abakulembeze n'abalamuzi bammwe banaagendanga ne bapima ebbanga okuva ku mulambo okutuuka ku buli kimu ku bibuga ebiriraanyeewo.

See the chapter Copy




Et 21:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements