Online Bible

- Advertisements -




Et 21:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Omuntu bw’anaabanga ne mutabani we omukakanyavu omujeemu atagondera biragiro bya kitaawe wadde ebya nnyina, atabafaako bwe bamubonerezaamu olw’obutawulira,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 “Omuntu bw'abanga ne mutabani we omukakanyavu era omujeemu, nga tagondera kitaawe ne nnyina, era nga tawulira ne bwe bamubonereza;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Omuntu bw'abanga ne mutabani we omukakanyavu omujeemu, atakkiriza kugondera ddoboozi lya kitaawe, newakubadde eddoboozi lya nnyina, era newakubadde nga bamubonereza, nga takkiriza kubawulira:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 “Omuntu bw'abanga n'omwana ow'emputtu, omujeemu, atawulira kitaawe oba nnyina kye bamugamba, bwe bamubonereza nga tabawuliriza,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 “Omuzadde bw'anaabanga alina mutabani we ow'emputtu era omujeemu, atagondera kitaawe oba nnyina, era nga ne bwe bamubonereza, takkiriza kubawulira,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

18 “Omuzadde bw'anaabanga alina mutabani we ow'emputtu era omujeemu, atagondera kitaawe oba nnyina, era nga ne bwe bamubonereza, takkiriza kubawulira,

See the chapter Copy




Et 21:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements