Et 21:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Anaasaaniranga okukkiriza nti omwana w’omukyawe ye mubereberye, era anaamuwanga emiteeko ebiri egy’ebintu bye byonna by’alina, kubanga oyo ge maanyi ga kitaawe amabereberye. Ye nannyini ddembe ery’obwebange ery’omwana omubereberye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 naye anakkirizanga omwana omulenzi omubereberye, ow'omukazi atali muganzi, n'amuwa emigabo ebiri ku byonna by'alina; kubanga oyo ye yasooka okuva mu maanyi ge, eby'omubereberye byonna bibye.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 naye anakkirizanga omubereberye, omwana w'omukyawe, ng'amuwa emigabo ebiri ku ebyo byonna by'alina: kubanga oyo kwe kusooka kw'amaanyi ge; eby'omubereberye bibye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Ow'omukyawe gw'akakasanga ku buggulanda, byonna by'alina amuwangako bya mirundi ebiri; anti oyo kye kibala ekisooka eky'amaanyi ge, obukulu bw'obuggulanda ye nnyinibyo. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Wabula anakkirizanga nti omwana ow'omukazi atali muganzi ye mwana omuggulanda, n'awa omwana oyo omugabo gwe ogw'emirundi ebiri, ku bintu bye byonna by'alina, kubanga ye mwana eyasooka okuva mu maanyi ge. N'olwekyo eby'omwana omulenzi omuggulanda bibye. See the chapterLuganda Bible 200317 Wabula anakkirizanga nti omwana ow'omukazi atali muganzi ye mwana omuggulanda, n'awa omwana oyo omugabo gwe ogw'emirundi ebiri, ku bintu bye byonna by'alina, kubanga ye mwana eyasooka okuva mu maanyi ge. N'olwekyo eby'omwana omulenzi omuggulanda bibye. See the chapter |