Online Bible

- Advertisements -




Et 20:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Waliwo mu mmwe eyali ayogereza omukazi, naye nga tannamuwasa? Kimugwanidde addeyo mu maka ge, si kulwa ng’afiira mu lutalo, omuntu omulala n’awasa omukazi oyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Era muntu ki ali wano eyayogereza omukazi, so nga tannamuwasa? Addeyo eka amuwase, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'amuwasa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Era muntu ki ali wano eyayogereza omukazi, so nga tannamuwasa? agende addeyo eka, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'amuwasa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 “ ‘Waliwo n'omu eyayogereza omukazi n'atamuwasa? Addeyo ewaabwe, sikulwa ng'afiira mu lutalo, ate omuntu omulala n'amuwasa.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Wano era waliwo ayogereza omukazi kyokka nga tannamuwasa? Era n'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo, omukazi n'awasibwa omusajja omulala.’

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Wano era waliwo ayogereza omukazi kyokka nga tannamuwasa? Era n'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo, omukazi n'awasibwa omusajja omulala.’

See the chapter Copy




Et 20:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements