Et 20:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Kubanga Mukama Katonda wammwe y’anaagendanga nammwe okubalwanirira ng’alwanyisanga abalabe bammwe, n’okubawanga mmwe obuwanguzi.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye agenda nammwe, okubalwanirira n'okubalokola eri abalabe bammwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye wuuyo agenda nammwe, okubalwanirira eri abalabe bammwe okubalokola. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 kubanga Omukama Katonda wammwe y'agenda nammwe, ye mu kifo kyammwe y'ajja okulwana n'abalabe bammwe abawanguze.’ See the chapterLuganda DC Bible 20034 kubanga Mukama Katonda wammwe ye anaagenda nammwe okulwanyisa abalabe bammwe ku lwammwe, n'okubatuusa mmwe ku buwanguzi.’ See the chapterLuganda Bible 20034 kubanga Mukama Katonda wammwe ye anaagenda nammwe okulwanyisa abalabe bammwe ku lwammwe, n'okubatuusa mmwe ku buwanguzi.’ See the chapter |