Online Bible

- Advertisements -




Et 20:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Abakiiti, n’Abamoli, n’Abakanani, n’Abaperezi, n’Abakiivi, n’Abayebusi, onoobamalirangawo ddala, nga Mukama Katonda wo bw’akulagidde,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Naye munaazikiririzanga ddala; Abakiiti, Abamoli, Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, ne Abayebusi; nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 naye onoobazikiririzanga ddala; Omukiiti, n'Omwamoli, Omukanani, n'Omuperizi, Omukiivi, n'Omuyebusi; nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Bano mubawonganga okuzikirizibwa ne mbazikiririza ddala: Abakitti, Abaamori, Abakanaani, Abaperizzi, Abakivi, n'Abayebusi, ng'Omukama Katonda wo bwe yakulagira.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Munaasaanyizangawo ddala abantu bonna: Abahiiti n'Abaamori, Abakanaani n'Abaperizi, Abahiivi n'Abayebusi, nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira mmwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

17 Munaasaanyizangawo ddala abantu bonna: Abahiiti n'Abaamori, Abakanaani n'Abaperizi, Abahiivi n'Abayebusi, nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira mmwe.

See the chapter Copy




Et 20:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements