Et 20:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Naye mu bibuga bino Mukama Katonda wo by’akuwa okuba obusika bwo obw’enkalakkalira, tewaabeerengawo kintu n’ekimu ky’onoolekangamu nga kissa omukka, byonna onoobizikiririzanga ddala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Naye ku bibuga by'abantu ebiri mu nsi, Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka; temuwonyangawo kintu kyonna ekissa omukka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Naye ku bibuga by'abantu bano, Mukama Katonda wo b'akuwa okuba obusika, towonyangako kintu ekissa omukka kiremenga okufa: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Naye mu bibuga Omukama Katonda wo by'agenda okukuwa tolekangamu ekintu kyonna ekissa omukka. See the chapterLuganda DC Bible 200316 “Naye bwe munaawambanga ebibuga ebiri mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka bwammwe, temuutalizengawo kiramu na kimu ekissa omukka. See the chapterLuganda Bible 200316 “Naye bwe munaawambanga ebibuga ebiri mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka bwammwe, temuutalizengawo kiramu na kimu ekissa omukka. See the chapter |