Et 2:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Mubagulangako emmere gye munaalyanga nga mugisasulira n’ensimbi, n’amazzi ag’okunywa nago nga mugasasulira ensimbi.’ ” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Munaawangayo nsimbi okugula emmere gye mulya n'amazzi ge munywa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Munaagulanga emmere na ffeeza gye bali mulyenga; era n'amazzi munaagagulanga na ffeeza gye bali munywenga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Emmere gye munaalya mugibagulangako na ffeeza, n'amazzi ge munaanywa mugabagulangako na ssente. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Munaawangayo nsimbi okubagulako emmere ne mulya, era munaawangayo nsimbi okubagulako amazzi, ne munywa.’ See the chapterLuganda Bible 20036 Munaawangayo nsimbi okubagulako emmere ne mulya, era munaawangayo nsimbi okubagulako amazzi, ne munywa.’ See the chapter |