Et 2:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Abantu bawe ebiragiro bino nti, ‘Muli kumpi okutuuka mu nsi ya baganda bammwe, abazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri, bajja kubatya, kyokka mubeegendereza nnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Naawe lagira abantu ng'oyogera nti, ‘Mugenda kuyita mu nsalo ya baganda bammwe abaana ba Esawu abatuula ku Seyiri, era bo balibatya; naye mwegendereze nnyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Naawe lagira abantu ng'oyogera nti Mugenda kuyita mu nsalo ya baganda bammwe abaana ba Esawu abatuula ku Seyiri, era bo balibatya: kale mwekuume nnyo mwekka: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Abantu balagire obagambe nti: “Mujja kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Ezawu, abali mu Seyiri, bagenda kubatya naye mubeere beegendereza nnyo. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Era n'aŋŋamba nti: ‘Lagira abantu obagambe nti: Mugenda kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Esawu, ababeera mu Seyiri. Bajja kubatya. Naye mwegendereze nnyo. See the chapterLuganda Bible 20034 Era n'aŋŋamba nti: ‘Lagira abantu obagambe nti: Mugenda kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Esawu, ababeera mu Seyiri. Bajja kubatya. Naye mwegendereze nnyo. See the chapter |