Online Bible

- Advertisements -




Et 2:30 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 Naye Sikoni Kabaka wa Kesuboni n’atatukkiriza kuyitawo. Kubanga Mukama Katonda wammwe yali akakanyazizza omwoyo gwe era ng’awaganyazizza omutima gwe, alyoke amugabule mu mukono gwammwe nga bwe kiri leero.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 “Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni n'atatuganya kuyita mu nsi ye; kubanga Mukama Katonda wo yakakanyaza omutima gwe, n'ajeema alyoke amuweeyo mu mukono gwo nga bwe kiri leero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni n'atatuganya kuyita ku mabbali ge: kubanga Mukama Katonda wo yakakanyaza omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima gwe alyoke amugabule mu mukono gwo nga leero.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

30 “Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni yagaana okutuleka okuyitawo, kubanga Omukama Katonda wo yali agugubizza omutima gwe, alyoke amuweeyo mu mikono gyo, nga bwe yakikoze kati.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

30 “Kyokka Sihoni kabaka w'e Hesubooni n'atatuganya kuyita mu nsi ye, kubanga Mukama Katonda wammwe yakalubya omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima, tulyoke tumuwangule buwanguzi, twefuge ensi ye, mwe tuli kati.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

30 “Kyokka Sihoni kabaka w'e Hesubooni n'atatuganya kuyita mu nsi ye, kubanga Mukama Katonda wammwe yakalubya omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima, tulyoke tumuwangule buwanguzi, twefuge ensi ye, mwe tuli kati.

See the chapter Copy




Et 2:30

Follow us:

Advertisements


Advertisements