Et 2:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Okutandika n’olunaku lwa leero amawanga gonna ag’oku nsi nzija kugateekamu entiisa bakankane nga bawulidde ettutumu lyo babeere mu kutiitiira n’okunyolwa ku lulwo.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Okuva leero ntadde entiisa yo n'ekitiibwa kyo ku mawanga agali wansi w'eggulu lyonna. Banaawuliranga ettutumu lyo ne batekemuka era ne beeraliikirira.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Leero naasooka okuteeka entiisa yo n'ekitiibwa kyo ku mawanga agali wansi w'eggulu lyonna, abaliwulira ettutumu lyo ne bakankana ne balumwa ku bubwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU25 Olwa leero nzija kutandika okukuba encukwe mu mawanga gonna wansi w'eggulu, bakutye. Buli lwe banaakuwulirangako, nga bakankana, nga beenyoola olw'obulumi mu maaso go.’ See the chapterLuganda DC Bible 200325 Okuva olwaleero, amawanga agali ku nsi yonna nja kugakuba entiisa, gabatye, buli abanaawulira ettutumu lyammwe, bakankane era beeraliikirire.’ See the chapterLuganda Bible 200325 Okuva olwaleero, amawanga agali ku nsi yonna nja kugakuba entiisa, gabatye, buli abanaawulira ettutumu lyammwe, bakankane era beeraliikirire.’ See the chapter |