Et 2:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 “Musituke mutambule muyite mu kiwonvu ekya Alunoni. Otegeere kino nga Sikoni Omwamoli Kabaka w’e Kesuboni mmugabudde mu mukono gwo n’ensi ye yonna. Kale tandika okumutabaala, n’ensi ye ogyetwalire efuukire ddala yiyo ya butaka bwo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 “Musituke, mutambule, muyite mu kiwonvu kya Alunoni, Sikoni, Omwamoli, kabaka w'e Kesuboni, muwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumulwanyise mutwale ensi ye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Mugolokoke, mutambule, muyite mu kiwonvu kya Alunoni: laba, ngabudde mu mukono gwo Sikoni Omwamoli, kabaka w'e Kesuboni, n'ensi ye: tanula okugirya, olwane naye mu lutalo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 ‘Musituke. Mweyongereyo, musomoke omugga Arunoni. Laba, Sikoni kabaka w'e Kesuboni Omwamori mmuwadde mu mikono gyo, n'ensi ye. Mutandikireewo okugyezza; mumutabaale. See the chapterLuganda DC Bible 200324 “Bwe twamala okusala ensalo ya Mowaabu, Mukama n'agamba nti: ‘Musituke, mutambule, muyite mu Kiwonvu Arunoni. Sihoni Omwamori, kabaka w'e Hesubooni, mmuwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumugguleko olutalo, mutandike okwefuga ensi ye. See the chapterLuganda Bible 200324 “Bwe twamala okusala ensalo ya Mowaabu, Mukama n'agamba nti: ‘Musituke, mutambule, muyite mu Kiwonvu Arunoni. Sihoni Omwamori, kabaka w'e Hesubooni, mmuwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumugguleko olutalo, mutandike okwefuga ensi ye. See the chapter |