Et 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Abavi abaabeeranga mu byalo ebyesuddeko okutuuka e Gaza, Abakafutoli abaava e Kafutoli bajja ne babazikiriza ne batwala ensi yaabwe bo ne bagibeeramu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Era n'Abavi abaabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza, Abakafutooli abaava e Kafutooli baabazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 n'Abavi abaatuulanga mu byalo okutuuka ku Gaza, Abakafutoli abaava mu Kafutoli ne babazikiriza ne batuula mu kifo kyabwe.) See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Ate Abavvi abaabeeranga mu byalo okutuuka e Gaza, Abakafutori abaali bavudde e Kafutori baabazikiriza, ne basenga mu bifo byabwe.] See the chapterLuganda DC Bible 200323 N'Abavvi abaabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza, Abakafutoori abaava e Kafutoori baabazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe. See the chapterLuganda Bible 200323 N'Abavvi abaabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza, Abakafutoori abaava e Kafutoori baabazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe. See the chapter |