Et 2:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Ekitundu ekyo era kyali kiyitibwa nsi ya Baleefa, kubanga Abaleefa be baabeerangamu naye Abamoni nga babayita Bazamuzumu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 (Ensi eyo era eyitibwa ya Balefa. Abaleefa be baagibeerangamu edda. Naye Abammoni baabayitanga Bazamuzumu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 (Era n'eyo eyitibwa nsi ya Balefa: Balefa baagituulangamu edda; naye Abamoni baabayita Bazamuzumu; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 [Ensi eyo nayo yali nsi y'Abarefa, abaabeerangamu, naye Abammoni nga babayita Bazamuzummi. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Ensi eyo era eyitibwa ya Bareefa. Abareefa be baagibeerangamu edda. Naye Abammoni babayita Bazamuzuumu. See the chapterLuganda Bible 200320 Ensi eyo era eyitibwa ya Bareefa. Abareefa be baagibeerangamu edda. Naye Abammoni babayita Bazamuzuumu. See the chapter |