Online Bible

- Advertisements -




Et 2:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Naye bwe musemberera Abamoni temubasunguwaza so temubasosonkerezaako lutalo, kubanga mmwe sigenda kubawa ku ttaka ly’Abamoni n’akatono okuba obutaka bwammwe, kubanga ettaka eryo namala dda okuliwa bazzukulu ba Lutti okubeera obutaka bwabwe obw’enkalakkalira.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 bw'onoosemberera abaana ba Amoni era ng'oboolekedde, tobasosonkereza so tobawakulako lutalo kubanga sijja kukuwa butaka ku nsi yaabwe, kubanga nnamala dda okugiwa abaana ba Lutti okuba obutaka bwabwe.’ ”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 era bw'onoosemberera abaana ba Amoni era ng'oboolekedde, tobasunguwaza so toyomba nabo: kubanga sijja kukuwa ku nsi y'abaana ba Amoni okuba obutaka: kubanga nagiwa abaana ba Lutti okuba obutaka.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Bw'onootuuka mu Bammoni, tobatulugunya era tobalumbagana, kubanga sijja kukuwa ku nsi y'Abammoni, kubanga nagiwa baana ba Loti ebeere yaabwe.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Bwe munaasemberera ensi ey'Abammoni temubatawaanya era temubaggulako lutalo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe. Ensi eyo nagiwa dda bazzukulu ba Looti okuba obutaka bwabwe.’ ”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

19 Bwe munaasemberera ensi ey'Abammoni temubatawaanya era temubaggulako lutalo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe. Ensi eyo nagiwa dda bazzukulu ba Looti okuba obutaka bwabwe.’ ”

See the chapter Copy




Et 2:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements