Online Bible

- Advertisements -




Et 2:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Abemi be baabeeranga mu kitundu ekyo, nga basajja banene, nga ba maanyi, nga bangi nnyo, era nga bawanvu okwenkana nga Abanaki.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 ( Edda Abemi be baatuulanga omwo, nga ggwanga kkulu, ddene era nga bawagguufu nga Abanaki bwe baali;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 (Abemi baatuulanga omwo olubereberye, eggwanga ekkulu, era eddene era eggwanvu nga Abanaki bwe bali;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 [Abeemi be baasooka okubeera eyo. Baali bantu ba maanyi nga bangi, nga bawagguufu ng'Abaanaki.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 (Mu biseera ebyo eby'edda, mu Ari mwabeerangamu Abeemi, abaali eggwanga ekkulu era eddene, era nga bawagguufu ng'Abaanaki.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

10 (Mu biseera ebyo eby'edda, mu Ari mwabeerangamu Abeemi, abaali eggwanga ekkulu era eddene, era nga bawagguufu ng'Abaanaki.

See the chapter Copy




Et 2:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements