Et 19:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Mukama Katonda wo bw’anaakugaziyirizanga amatwale go, nga bwe yalayirira bajjajjaabo, n’akuwa ettaka lyonna lye yasuubiza bajjajjaabo, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Mukama Katonda wammwe bw'aligaziya ensalo zammwe, nga bwe yalayirira bajjajjammwe, n'abawa ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajjammwe; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Era oba nga Mukama Katonda wo aligaziya ensalo yo, nga bwe yalayirira bajjajja bo, n'akuwa ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajja bo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 “Omukama Katonda wo bw'alikugaziyiza ensalo zo, nga bwe yalayirira bajjajjaabo, n'akuwa ensi yonna gye yabasuubiza, See the chapterLuganda DC Bible 20038 “Mukama Katonda wammwe bw'aligaziya ensalo z'ensi yammwe nga bwe yalayirira bajjajjammwe, n'abawa mmwe ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajjammwe, See the chapterLuganda Bible 20038 “Mukama Katonda wammwe bw'aligaziya ensalo z'ensi yammwe nga bwe yalayirira bajjajjammwe, n'abawa mmwe ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajjammwe, See the chapter |