Online Bible

- Advertisements -




Et 18:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Bw’onooyingira mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, weekuume obutayiga kukopperera mpisa embi ez’abantu ab’omu mawanga g’olisanga mu nsi omwo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 “Bwe mutuukanga mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'emizizo eby'amawanga ago bye bakola.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Bw'olimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa, toyiganga kukola ng'eby'emizizo eby'amawanga gali bwe biri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 “Bw'oyingiranga mu nsi Omukama Katonda wo gy'agenda okukuwa, toyiganga okuyisa empisa ezeenyinyalwa ez'amawanga ago.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'omuzizo, ng'ab'amawanga ago bye bakola.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'omuzizo, ng'ab'amawanga ago bye bakola.

See the chapter Copy




Et 18:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements