Online Bible

- Advertisements -




Et 18:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Anaagabananga kyenkanyi ne banne abaabulijjo, ne bw’anaabanga ng’alina ensimbi ezize ku bubwe z’anaabanga aggye mu by’omu maka ge by’atunze.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Anaafunanga omugabo gwe mmere gwe gumu nga banne, nga tobaliddeeko ebyo by'anaabanga afunye mu b'eŋŋanda ze.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Banaabanga n'emigabo egyenkanankana okulya, obutassaako ebyo ebivudde mu kutunda obutaka bwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Wa kufunanga kyenkanyi ku mugabo gwe bagabana, newandibadde nga ye yafunayo dda ku kantu bwe yatunda bye yali ow'okusikira ku kitaawe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Anaafunanga omugabo gw'emmere gwe gumu nga banne, nga tobaliddeeko ebyo by'anaabanga afunye mu b'eŋŋanda ze.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 Anaafunanga omugabo gw'emmere gwe gumu nga banne, nga tobaliddeeko ebyo by'anaabanga afunye mu b'eŋŋanda ze.

See the chapter Copy




Et 18:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements