Et 18:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 anaayinzanga okuweereza mu linnya lya Mukama Katonda we okufaanana nga Abaleevi banne abalala aba buli kiseera abanaabanga baweereza mu linnya lya Mukama Katonda mu kifo ekyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 naaweerezanga erinnya lya Mukama Katonda wammwe nga baganda be bonna Abaleevi abaweerereza eyo mu maaso ga Mukama bwe bakola. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 anaaweerezanga n'erinnya lya Mukama Katonda we, nga baganda be bonna Abaleevi bwe bakola, abayimirira eyo mu maaso ga Mukama. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 akkirizibwa okuweereza mu linnya ly'Omukama Katonda we nga baganda be bonna Abaleevi abaweereza mu kifo ekyo mu maaso g'Omukama. See the chapterLuganda DC Bible 20037 anaaweerezanga Mukama Katonda we nga baganda be Abaleevi abalala bonna abayimirira mu maaso ga Mukama, bwe bakola. See the chapterLuganda Bible 20037 anaaweerezanga Mukama Katonda we nga baganda be Abaleevi abalala bonna abayimirira mu maaso ga Mukama, bwe bakola. See the chapter |