Online Bible

- Advertisements -




Et 18:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Bino bakabona bye banaagabananga ku biweebwayo eby’ente za sseddume n’endiga abantu bye banaabanga baleese: bakabona banaafunangako omukono n’emba zombi, n’eby’omu lubuto.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Era lino lye linaabanga ebbanja lya bakabona lye banaabanjanga abantu, abo abanaawangayo ssaddaaka, bw'eba ente oba ndiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'enda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Era lino lye linaabanga ebbanja lya bakabona lye banaabanjanga abantu, abo abanaawangayo ssaddaaka, bw'eba ente oba ndiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, ne ssebusa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 “Guno gwe mugabo oguddira bakabona okuva ku bantu abatambira ente ennume oba endiga: omukono, emba zombi n'ebyenda.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 “Guno gwe mugabo, abantu abawaayo ekitambiro gwe banaawanga bakabona: bw'eba ente oba endiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'ebyenda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 “Guno gwe mugabo, abantu abawaayo ekitambiro gwe banaawanga bakabona: bw'eba ente oba endiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'ebyenda.

See the chapter Copy




Et 18:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements