Online Bible

- Advertisements -




Et 18:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Tewabeerangawo omuntu n’omu alirabika ng’ayisa mutabani we, oba muwala we mu muliro, ng’ekiweebwayo, oba ng’akola ng’omulaguzi, oba omulogo, oba omusawo w’ekinnansi, oba avvuunula eby’omu biseera ebijja,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Tewabangawo omuntu yenna mu mmwe awaayo mutabani we oba muwalawe okwokebwa mu muliro nga ssaddaaka; newakubadde akola eby'obufumu, newakubadde alaguza ebire, newakubadde omulogo, newakubadde omuganga,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Tewalabikanga gy'oli muntu yenna ayisa mu muliro mutabani we oba muwala we, newakubadde akola eby'obufumu, newakubadde alaguza ebire, newakubadde omulogo, newakubadde omuganga,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Mu ggwe temubangamu awonga mutabani we oba muwala we mu muliro, oba akola eby'obulaguzi, omusawo w'emizimu, asoma obubonero, omulogo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Tewaabenga n'omu mu mmwe ayisa mutabani we oba muwala we mu muliro okumuwaayo okuba ekitambiro, wadde akola eby'okulagula, n'eby'obulogo,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

10 Tewaabenga n'omu mu mmwe ayisa mutabani we oba muwala we mu muliro okumuwaayo okuba ekitambiro, wadde akola eby'okulagula, n'eby'obulogo,

See the chapter Copy




Et 18:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements