Et 18:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Bakabona, Abaleevi n’ekika kyonna ekya Leevi, tebaafunenga mugabo oba bya busika mu Isirayiri. Banaaweebwanga ku biweebwayo ebyokebwa ebinaaleetebwanga eri Mukama Katonda; ogwo gwe gunaabanga omugabo ogw’obusika bwabwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika mu Isiraeri; wabula banaalyanga ebiweebwayo eri Mukama ebyokebwa n'omuliro, n'ebiweebwayo ebirala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika awamu ne Isiraeri: banaalyanga ebiweebwayo ebya Mukama ebikolebwa n'omuliro, n'obusika bwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Bakabona, be Baleevi, kwe kugamba ekika kyonna ekya Leevi, tebaligabana mugabo oba busika wamu na Yisirayeli. Baliryanga ku bitone by'Omukama ebimuweerezebwa n'omuliro; buno bwe buliba obusika bwabwe. See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa. See the chapterLuganda Bible 20031 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa. See the chapter |