Et 17:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Abajulizi be banaasookanga okukasuukirira omuntu oyo amayinja, n’abalala ne bagoberera. Kinaakusaaniranga okwemalangako ebibi ebinaabeeranga wakati mu mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Abajulirwa be banaasookanga okumukuba amayinja, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba amayinja okumutta; bwe mutyo bwe munaggyangawo ekibi ekyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Omukono gw'abajulirwa gwe gunaasookanga okumubaako okumutta, omukono gw'abantu bonna ne gulyoka gumubangako. Bw'otyo bw'onoggyangawo ekibi wakati wo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Mu kumutta, omukono gw'amulumiriza gwe gumusookangako, olwo n'emikono gy'abalala. Ekibi kino muteekwa okukiggyirawo ddala mu mmwe. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Abajulizi be banaasookanga okumukuba amayinja okumutta, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba, bwe mutyo ne mweggyako ekibi ekyo. See the chapterLuganda Bible 20037 Abajulizi be banaasookanga okumukuba amayinja okumutta, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba, bwe mutyo ne mweggyako ekibi ekyo. See the chapter |