Et 17:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Omuntu yenna omusajja oba omukazi abeera mu mmwe, mu kimu ku bibuga Mukama Katonda wo by’akuwa, bw’anaakwatibwanga ng’akoze ebibi mu maaso ga Mukama Katonda wo, ng’amenye endagaano ya Mukama, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Bwe wanaalabikangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi asobezza endagaano, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Bwe wanaalabikanga wakati wo, munda w'oluggi lwonna ku nzigi zo Mukama Katonda wo z'akuwa, omusajja oba mukazi, akola ekiri mu maaso ga Mukama Katonda wo ekibi, ng'asobya ku ndagaano, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 “Mu bibuga byo Omukama Katonda wo by'alikuwa bwe musangibwangamu omusajja oba omukazi, omu ku mmwe, akola ekibi mu maaso g'Omukama Katonda wo, ng'amenya endagaano ye, See the chapterLuganda DC Bible 20032 Bwe wanaabangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi akola ekibi n'amenya endagaano ya Mukama Katonda wammwe, See the chapterLuganda Bible 20032 Bwe wanaabangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi akola ekibi n'amenya endagaano ya Mukama Katonda wammwe, See the chapter |