Et 16:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Onoofumbanga okuyitako okwo n’okuliira mu kifo Mukama Katonda wo kye yeerondera. Enkeera onoddangayo mu weema yo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Era munaagyokyanga ne mugiriira mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'alyeroboza; enkeera ne muddayo mu weema zammwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Era onookwokyanga n'okuliiranga mu kifo Mukama Katonda wo ky'alyeroboza: era onookyukanga enkya, n'ogenda mu weema zo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Ogifumbiranga mu kifo Omukama Katonda wo ky'aliba alonze era mw'ogiriiranga; ku makya ositukanga n'odda mu weema zo. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Munaakifumbanga ne mukiriira mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu, olwo enkeera ne muddayo mu weema zammwe. See the chapterLuganda Bible 20037 Munaakifumbanga ne mukiriira mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu, olwo enkeera ne muddayo mu weema zammwe. See the chapter |