Online Bible

- Advertisements -




Et 16:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Abasajja bonna mu mmwe banaakuŋŋaananga emirundi esatu buli mwaka, mu maaso ga Mukama Katonda wo, mu kifo ky’aneeronderanga, ku Mbaga y’Emigaati Egitali Mizimbulukuse, ne ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey’Ensiisira. Tewaabengawo n’omu anajjanga engalo enjereere awali Mukama.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulusiddwa, ku mbaga eya Ssabbiiti Omusanvu, ne ku mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Emirundi esatu buli mwaka abasajja bo bonna banaalabikanga mu maaso ga Mukama Katonda wo mu kifo ky'alyeroboza: ku mbaga ey'emmere eteri nzimbulukuse, ne ku mbaga eya ssabbiiti, ne ku mbaga ey'ensiisira: so tebalabikanga mu maaso ga Mukama nga tebalina kintu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 “Buli musajja yenna, aneeyolekanga emirundi esatu buli mwaka mu maaso g'Omukama Katonda wo, mu kifo ky'aliba alonze, ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukuse, ku mbaga eya Wiiki, ne ku mbaga ey'Ensiisira. Tajjanga mu maaso g'Omukama engalo ensa,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukusiddwa, ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

16 “Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukusiddwa, ku Mbaga eya Wiiki Omusanvu, ne ku Mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese.

See the chapter Copy




Et 16:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements