Online Bible

- Advertisements -




Et 15:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Naye tewaabeerengawo mwavu mu mmwe kubanga ng’otuuse mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugyefunira ng’obutaka bwo obw’enkalakkalira n’akuyiwangako emikisa gye emingi,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Olw'okubanga Mukama anaabawanga omukisa mu nsi gy'abawa okuba obutaka bwammwe, tewaabenga mwavu mu mmwe;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Naye tewaabenga baavu gy'oli; (kubanga Mukama taalemenga kukuwa mukisa mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa okuba obusika okugirya:)

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Mu mmwe temubangamu adooba, kubanga Omukama Katonda wo alikuwa omukisa mungi mu nsi gy'alikuwa ogitwale ng'obusika bwo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe,

See the chapter Copy




Et 15:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements