Et 14:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Embizzi nazo si nnongoofu, kubanga newaakubadde zirina ekinuulo ekyawulemu, naye tezizza bwenkulumu, noolwekyo zinaabanga za muzizo gye muli. Ennyama yaazo temugiryanga so temukwatanga wadde okukoma ku mirambo gyazo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 n'embizzi, kubanga eyawulamu ekinuulo naye tezza bwekulumo, nayo si nnongoofu gye muli. Ennyama y'ensolo ezo temugiryangako, wadde okuzikwatako nga zifudde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 n'embizzi, kubanga eyawulamu ekinuulo naye tezza bwekulumo, eyo si nnongoofu gye muli: ku nnyama yaabyo temugiryangako, n'emirambo gyabyo temugikomangako. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Embizzi nayo si nnongoofu, kubanga eyawula ekiganja naye tezza bwenkulumu. Temulyanga nnyama yaabyo wadde okukwata ku kalannamye waabyo. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Era temuulyenga mbizzi. Nayo munaagibaliranga mu nsolo ezitali nnongoofu, kubanga wadde erina ebinuulo ebyaseemu, naye tezza bwenkulumu. Temuulyenga ku nnyama ya nsolo ezo, wadde okuzikoonako nga zifudde. See the chapterLuganda Bible 20038 Era temuulyenga mbizzi. Nayo munaagibaliranga mu nsolo ezitali nnongoofu, kubanga wadde erina ebinuulo ebyaseemu, naye tezza bwenkulumu. Temuulyenga ku nnyama ya nsolo ezo, wadde okuzikoonako nga zifudde. See the chapter |