Online Bible

- Advertisements -




Et 14:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Naye nno ku ezo ezirina ebinuulo ebyawulamu oba nga zizza obwenkulumu, zino temuziryanga: eŋŋamira, akamyu, n’omusu. Kubanga newaakubadde nga zizza obwenkulumu, ekinuulo kyazo sikyawulemu, si nnongoofu za muzizo gye muli.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Ku ezo ezizza obwenkulumo, oba ezirina ekinuulo ekyaseemu, zino ze mutalyanga: eŋŋamira, akamyu n'omusu, kubanga zizza obwenkulumu naye tezaawulamu kinuulo; si nnongoofu gye muli;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Naye zino ze mutalyangako ku ezo ezizza obwenkulumo, oba ku ezo ezirina ekinuulo ekyaseemu: eŋŋamira n'akamyu n'omusu, kubanga bizza obwenkulumo, naye tebyawulamu kinuulo, ebyo si birongoofu gye muli:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Naye zino temuziryanga okuva mw'ezo ezimenyerwa mu zizza obwenkulumu oba mu zaawula ekiganja, ez'ekinuulo ekiryebulemu: eŋŋamiya, akamyu n'omusu, kubanga zizza obwenkulumu naye tezaawula kiganja; ezo si nnongoofu gye muli.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Naye mu ezo ezizza obwenkulumu oba ezirina ebinuulo ebyaseemu, zino ze mutaalyenga: eŋŋamiya, akamyu, n'omusu. Ezo munaazibaliranga mu zitali nnongoofu, kubanga wadde zizza obwenkulumu, naye tezirina binuulo byaseemu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Naye mu ezo ezizza obwenkulumu oba ezirina ebinuulo ebyaseemu, zino ze mutaalyenga: eŋŋamiya, akamyu, n'omusu. Ezo munaazibaliranga mu zitali nnongoofu, kubanga wadde zizza obwenkulumu, naye tezirina binuulo byaseemu.

See the chapter Copy




Et 14:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements