Et 14:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Mukama Katonda wo. Mu mawanga gonna ag’oku nsi, Mukama ggwe gwe yalondamu okuba eggwanga lye eddonde lye yeefunira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Kubanga muli ggwanga ttukuvu erya Mukama Katonda wammwe, era Mukama yabalonda okuba eggwanga ery'envuma gy'ali, okusinga amawanga gonna agali mu nsi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Mukama Katonda wo, era Mukama yakulonda okuba eggwanga ery'envuma gy'ali, okusinga amawanga gonna agali ku maaso g'ensi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 kubanga muli bantu batukuvu ab'Omukama Katonda wo. Omukama yakulonda mu mawanga gonna agali ku nsi obeere ggwanga lye, ekkula lye” See the chapterLuganda DC Bible 20032 kubanga mmwe muli ggwanga lya Mukama Katonda wammwe. Yabalondamu okuba eggwanga lye eryenjawulo mu mawanga amalala gonna agali ku nsi. See the chapterLuganda Bible 20032 kubanga mmwe muli ggwanga lya Mukama Katonda wammwe. Yabalondamu okuba eggwanga lye eryenjawulo mu mawanga amalala gonna agali ku nsi. See the chapter |