Online Bible

- Advertisements -




Et 13:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Omuttiranga ddala. Gw’omusokangako ng’attibwa n’abantu bonna ne bassa okwo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 naye omuttanga; ggwe osookanga okumukuba amayinja n'abalala bonna ne balyoka bagamukuba okumutta.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 naye tolemanga kumutta; omukono gwo gwe gunaasookanga okuba ku ye okumutta, omukono gw'abantu bonna ne gulyoka gumubaako.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 tomugonderanga era tomuwulirizanga. Tomusaasiranga, togezangako kumuwonya oba kumuzibira,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 wabula omuttanga. Ggwe obeeranga omusaale okumukuba amayinja, n'abalala bonna ne balyoka bagamukuba okumutta.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 wabula omuttanga. Ggwe obeeranga omusaale okumukuba amayinja, n'abalala bonna ne balyoka bagamukuba okumutta.

See the chapter Copy




Et 13:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements