Et 13:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 towulirizanga bigambo bya nnabbi oyo, oba omuloosi w’ebirooto oyo. Kubanga Mukama Katonda wammwe anaabanga abagezesa bugezesa ategeere obanga munaabanga mumwagala n’omutima gwammwe gwonna n’emmeeme yammwe yonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 temukkirizanga nnabbi oyo, oba omuntu oyo aloota ebirooto; kubanga Mukama Katonda wammwe anaabagezesanga okulaba oba nga mu mwagala n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 towuliranga bigambo bya nabbi oyo oba omuloosi w'ebirooto oyo: kubanga Mukama Katonda wammwe ng'abakema okumanya nga mwagala Mukama Katonda wammwe n'omutima gwammwe gwonna n'emmeeme yammwe yonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 akabonero oba ekyewuunyo ky'ayogedde ne kituukirira, n'akugamba nti: ‘Tugende tugoberere balubaale, tubaweereze,’ balubaale b'otomanyangako, See the chapterLuganda DC Bible 20033 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna. See the chapterLuganda Bible 20033 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna. See the chapter |