Online Bible

- Advertisements -




Et 13:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 era ebyamagero ebyo, oba ebyewuunyisa ebyo by’anaabanga alangiridde ne bituukirira, n’alyoka akugamba nti, “Ka tugoberere bakatonda abalala era tubaweerezenga” (bakatonda ggwe b’otomanyangako),

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 akabonero ako oba eky'amagero ekyo ne bwe kituukiriranga, kyokka n'abagamba okuweereza bakatonda abalala bemutamanyangako era be mutaweerezangako,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 akabonero ako oba eky'amagero ekyo ne kituukirira, kye yakugambako ng'ayogera nti Tugobererenga bakatonda abalala b'otomanyanga, era tubaweerezenga;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Mu mmwe bwe musitukangamu omulanzi, oba omuloosi w'ebirooto n'akola akabonero oba ekyewuunyo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 ekyewuunyo ekyo oba ekyamagero ekyo ne bwe kituukiriranga, kyokka n'abagamba nti: ‘Tusinzenga balubaale, be mutasinzangako, era tubaweerezenga’,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 ekyewuunyo ekyo oba ekyamagero ekyo ne bwe kituukiriranga, kyokka n'abagamba nti: ‘Tusinzenga balubaale, be mutasinzangako, era tubaweerezenga’,

See the chapter Copy




Et 13:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements