Online Bible

- Advertisements -




Et 12:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Mmwe munoonyanga mu bika byammwe byonna, ekifo Mukama Katonda wammwe ky’alibalondera we munaateekanga Erinnya lye ne mumuzimbira awo ennyumba ye ey’okubeerangamu. Mu kifo ekyo gye munaagendanga okumusinza;

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Naye mmwe munaasinzizanga Mukama Katonda wammwe mu kifo ky'alyeroboza, n'akitongoza mu bika byammwe okusinzizangamu erinnya lye, eyo gye munaagendanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Naye mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'alyeroboza mu bika byammwe byonna okuteeka omwo erinnya lye, kye kifo mw'atuula, munaanoonyangayo, era onojjangayo:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Wabula munoonyanga ekifo Omukama Katonda wammwe ky'aliba alonze mu bika byonna, gy'alissa erinnya lye olw'ekisulo kye; eyo gye mugendanga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Mu bifo by'ebika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe alyerobozaamu ekifo kimu, abantu gye banaagendanga mu maaso ge okumusinza.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 Mu bifo by'ebika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe alyerobozaamu ekifo kimu, abantu gye banaagendanga mu maaso ge okumusinza.

See the chapter Copy




Et 12:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements