Online Bible

- Advertisements -




Et 11:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Naye mmwe bennyini mwe mwabiraba n’amaaso gammwe, ebintu ebyo ebikulu Mukama by’azze akola.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Era mwalabira ddala n'amaaso gammwe omulimu gwonna omukulu Mukama gwe yakola.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 naye amaaso gammwe gaalabanga omulimu gwonna omukulu ogwa Mukama gwe yakola.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Wabula gaali maaso gammwe agaalaba ebikuuno ebyo byonna Omukama bye yakola.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Ddala mwalabanga ebintu byonna ebikulu Mukama bye yakola.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Ddala mwalabanga ebintu byonna ebikulu Mukama bye yakola.

See the chapter Copy




Et 11:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements