Et 10:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Abaana ba Isirayiri ne batambula okuva e Beeru Beneyaakani ne batuuka e Mosera. Awo Alooni we yafiira era we yaziikibwa. Mutabani we Eriyazaali n’amusikira n’atandika okukola emirimu gya Alooni egy’Obwakabona. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 ( Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera. Alooni n'afiira eyo, era gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'amusikira mu kuweereza okw'obwakabona. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 (Abaana ba Isiraeri ne batambula okuva e Beerosubeneyaakani okutuuka e Mosera: Alooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa; Eriyazaali mutabani we n'aweerezanga mu bwakabona mu kifo kye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 “Abayisirayeli ne bava e Beeroti-Bene-Yakani ne balaga e Mosera. Eyo Aroni gye yafiira era n'aziikibwa; Eleyazari mutabani we n'amusikira ku bwakabona. See the chapterLuganda DC Bible 20036 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona. See the chapterLuganda Bible 20036 (Abayisirayeli ne batambula okuva ku nzizi z'Abayaakani ne batuuka e Mosera. Arooni n'afiira eyo, era eyo gye yaziikibwa. Mutabani we Eleyazaari n'amusikira mu mulimu gw'obwakabona. See the chapter |