Et 10:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Bajjajjaabo bwe baaserengeta e Misiri, bonna awamu baali bawera abantu nsanvu; kaakano Mukama Katonda wo abafudde bangi nnyo ng’emmunyeenye ez’oku ggulu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu (70); naye kaakano Mukama Katonda wammwe abaazizza; muli ng'emmunnyenye ez'oku ggulu obungi.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Bajjajja bo baaserengeta mu Misiri nga bali abantu nsanvu; ne kaakano Mukama Katonda wo akufudde ng'emmuyeenye ez'omu ggulu olw'obungi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Bajjajjaabo okuserengeta e Misiri baali abantu nsanvu, naye laba kati Omukama Katonda wo akuwadde okwala okwenkana emmunyeenye z'eggulu obungi. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu bokka, naye kaakano Mukama Katonda wammwe, mmwe abafudde bangi ng'emmunyeenye eziri ku ggulu. See the chapterLuganda Bible 200322 Bajjajjammwe baagenda e Misiri nga bali abantu nsanvu bokka, naye kaakano Mukama Katonda wammwe, mmwe abafudde bangi ng'emmunyeenye eziri ku ggulu. See the chapter |