Et 1:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Ku ludda lw’eyo olw’ebuvanjuba olw’omugga Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa n’atandika okulangirira amateeka gano ng’ayogera nti: See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Emitala w'omugga Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatandikira okunnyonnyola amateeka gano, n'agamba nti, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 emitala wa Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatanulira okulangira amateeka gano, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Musa ng'ali emitala wa Yorudani mu nsi y'Abamowabu, yatandika okunnyonnyola etteeka lino, n'agamba nti: See the chapterLuganda DC Bible 20035 Emitala w'Omugga Yorudaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatandikira okunnyonnyola amateeka gano, n'agamba nti: See the chapterLuganda Bible 20035 Emitala w'Omugga Yorudaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatandikira okunnyonnyola amateeka gano, n'agamba nti: See the chapter |