Eseza 2:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Awo omuwala anasiimibwa kabaka, ye anafuuka Nnabagereka mu kifo kya Vasuti.” Ekirowoozo ekyo kyasanyusa kabaka, era n’akissa mu nkola. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Awo omuwala kabaka gw'alisiima abe Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Ekigambo ekyo ne kisanyusa kabaka; era n'akola bw'atyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 awo omuwala kabaka gw'alisiima abe kaddulubaale mu kifo kya Vasuti. Ekigambo ekyo ne kisanyusa kabaka; n'akola bw'atyo. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Olwo nno onoosobola okulondamu omuwala abasinga bonna, omufuule Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Kabaka n'asiima amagezi ago era n'agakolerako. See the chapterLuganda Bible 20034 Olwo nno onoosobola okulondamu omuwala abasinga bonna, omufuule Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti.” Kabaka n'asiima amagezi ago era n'agakolerako. See the chapter |