Eseza 2:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Kabaka n’ayagala nnyo Eseza okukira abakyala abalala bonna, era n’aganja mu maaso ge okusinga abawala embeerera bonna. N’amutikkira engule okuba Nnabagereka mu kifo kya Vasuti. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Awo kabaka n'ayagala Eseza okusinga abakazi bonna, n'alaba ekisa n'okuganja mu maaso ge okusinga abawala bonna, n'okuteeka n'ateeka engule ey'obwakabaka ku mutwe gwe n'amufuula Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Awo kabaka n'ayagala Eseza okusinga abakazi bonna, n'alaba ekisa n'okuganja mu maaso ge okusinga abawala bonna: n'okuteeka n'ateeka engule ey'obwakabaka ku mutwe gwe n'amufuula kaddulubaale mu kifo kya Vasuti. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Awo kabaka n'ayagala Esiteeri okusinga abakazi bonna. N'amusiima era n'amuganza okukira abawala abalala. Bw'atyo n'amutikkira engule ey'obwakabaka, era n'amufuula Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti. See the chapterLuganda Bible 200317 Awo kabaka n'ayagala Esiteeri okusinga abakazi bonna. N'amusiima era n'amuganza okukira abawala abalala. Bw'atyo n'amutikkira engule ey'obwakabaka, era n'amufuula Nnaabagereka mu kifo kya Vasuti. See the chapter |