Engero 2:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 eyaleka bba ow’omu buvubuka bwe era eyeerabira endagaano gye yakola mu maaso ga Katonda we. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Aleka bba gweyafumbirwa mu buvubuka, Ne yeerabira endagaano ya Katonda we. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Aleka omukwano ogw'omu buto bwe, Ne yeerabira endagaano ya Katonda we: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 aleka eri munne gwe yafuna mu buvubuka bwe, ne yeerabira endagaano ya Katonda we. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Omukazi ow'engeri eyo, aleka bba gwe yafumbirwa mu buvubuka, ne yeerabira Katonda bye yalagira. See the chapterLuganda Bible 200317 Omukazi ow'engeri eyo, aleka bba gwe yafumbirwa mu buvubuka, ne yeerabira Katonda bye yalagira. See the chapter |