Danyeri 3:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Awo abaamasaza, n’abafuzi, n’abamateeka, n’abawi b’amagezi n’abawanika, n’abalamuzi, n’abakungu bonna ab’omu masaza, ne bakuŋŋaana ku mukolo ogw’okuwonga ekibumbe Kabaka Nebukadduneeza kye yabumbisa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Awo abaamasaza, n'abamyuka baabwe, n'abafuga, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi ba magezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna abo mu masaza, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi kabaka Nebukadduneeza kye yayimiriza ne bayimirira mu maaso gaakyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Awo abaamasaza, n'abamyuka, n'abafuga, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abakungu, n'ab'amateeka, n'abakulu bonna ab'omu masaza, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi Nebukadduneeza kabaka kye yayimiriza: ne bayimirira mu maaso g'ekifaananyi Nebukadduneeza kye yayimiriza. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Olwo ab'amasaza, n'abamyuka baabwe, n'ab'amagombolola, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi b'amagezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna aba buli kitundu, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi ekyo, Nebukadunezzari kabaka kye yateekawo, ne bayimirira mu maaso gaakyo. See the chapterLuganda Bible 20033 Olwo ab'amasaza, n'abamyuka baabwe, n'ab'amagombolola, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi b'amagezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna aba buli kitundu, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi ekyo, Nebukadunezzari kabaka kye yateekawo, ne bayimirira mu maaso gaakyo. See the chapter |