Danyeri 3:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Nebukadduneeza n’ayogera nti, “Katonda wa Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego atenderezebwe, aweerezza malayika we n’alokola abaddu be, abaamwesize, ne bajeemera ekiragiro kya kabaka, ne bawaayo obulamu bwabwe baleme okuweereza newaakubadde okusinza katonda yenna wabula Katonda waabwe bo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Nebukadduneeza n'agamba nti, “Katonda wa Saddulaaki, Mesaki ne Abeduneego yeebazibwe, atumye malayika we, era awonyezza abaddu be abamwesize ne bawaakanya ekigambo kyange nze kabaka, ne bawaayo emibiri gyabwe mu kabi, baleme okuweereza newakubadde okusinza katonda yenna, okuggyako Katonda waabwe bo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Nebukadduneeza n'ayogera nti Katonda wa Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego yeebazibwe, atumye malayika we, era awonyezza abaddu be abamwesize ne bawaanyisa ekigambo kya kabaka, ne bawaayo emibiri gyabwe, baleme okuweereza newakubadde okusinza katonda yenna, wabula Katonda waabwe bo. See the chapterLuganda DC Bible 200328 Nebukadunezzari n'agamba nti: “Lubaale wa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego, atenderezebwe. Atumye malayika we n'awonya abaweereza be bano abamwesize, ne bawakanya ekiragiro kyange nze kabaka, ne bateeka obulamu bwabwe mu kabi, baleme okusinza wadde okuvuunamira lubaale omulala yenna okuggyako Lubaale owaabwe. See the chapterLuganda Bible 200328 Nebukadunezzari n'agamba nti: “Lubaale wa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego, atenderezebwe. Atumye malayika we n'awonya abaweereza be bano abamwesize, ne bawakanya ekiragiro kyange nze kabaka, ne bateeka obulamu bwabwe mu kabi, baleme okusinza wadde okuvuunamira lubaale omulala yenna okuggyako Lubaale owaabwe. See the chapter |