Danyeri 3:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Awo Kabaka Nebukadduneeza, mu kwewuunya n’agolokoka mangu n’abuuza abakungu be nti, “Mu muliro tetwasuddemu abasajja basatu nga basibiddwa?” Ne bamuddamu nti, “Bwe kyabadde, ayi kabaka.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Awo Nebukadduneeza kabaka n'alyoka yeewuunya, n'ayanguwa okusituka, n'abuuza abakungu be nti, “Tetusudde basajja basatu nga basibiddwa wakati mu muliro?” Ne baddamu kabaka nti, “Mazima, bwe kiri, Ayi kabaka.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Awo Nebukadduneeza kabaka n'alyoka yeewuunya, n'ayanguwa n'agolokoka: n'ayogera n'agamba abakungu be nti Tetusudde basajja basatu nga basibiddwa wakati mu muliro? Ne baddamu ne bagamba kabaka nti Mazima, ai kabaka. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Awo Nebukadunezzari n'asamaalirira, n'asituka mangu, n'abuuza abakungu be nti: “Tetwasibye abasajja basatu ne tubasuula wakati mu kabiga k'omuliro?” Ne bamuddamu nti: “Bwe kiri, ayi Ssaabasajja.” See the chapterLuganda Bible 200324 Awo Nebukadunezzari n'asamaalirira, n'asituka mangu, n'abuuza abakungu be nti: “Tetwasibye abasajja basatu ne tubasuula wakati mu kabiga k'omuliro?” Ne bamuddamu nti: “Bwe kiri, ayi Ssaabasajja.” See the chapter |