Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 3:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Olw’okubanga ekiragiro kya kabaka kyali kya mbagirawo nga n’ekyoto kyaka nnyo nnyini, ennimi ez’omuliro ne zitta abasajja abaasitula Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Awo kubanga kabaka yali alagidde okukumira ddala ekikoomi kyake nnyo, ennimi z'omuliro ne zitta abasajja abo abaasuula mu kikoomi Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Awo kubanga kabaka yabakuutirira ddala, n'ekikoomi nga kyase nnyo, ennimi z'omuliro ne zitta abasajja abo abaakwata Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Era kubanga kabaka yali alagidde okukuma akabiga k'omuliro kabugujje nnyo, ennimi z'omuliro ne zitta abasajja abo abaasuula Saduraki, Mesaki, ne Abedinego mu kabiga ako.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

22 Era kubanga kabaka yali alagidde okukuma akabiga k'omuliro kabugujje nnyo, ennimi z'omuliro ne zitta abasajja abo abaasuula Saduraki, Mesaki, ne Abedinego mu kabiga ako.

See the chapter Copy




Danyeri 3:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements