Danyeri 2:35 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya35 Ekyuma n’ebbumba, n’ekikomo, ne zaabu, byonna ne biyasibwayasibwa wamu, ne bifuuka ng’ebisusunku eby’omu gguuliro mu biro eby’omusana omungi; kibuyaga n’abifuuwa obutalekaawo na kimu. Naye ejjinja eryakuba ekifaananyi ne lifuuka olusozi olunene, ne lujjula ensi yonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI35 Olwo ekyuma, n'ebbumba, n'ekikomo, ne ffeeza, ne zaabu ne biryoka bimenyekamenyekera wamu, ne bifuuka ng'ebisusunku eby'omu gguuliro mu budde obw'ekyeya. Empewo ne zibitwalira ddala obutalekaawo kantu. Naye ejjinja eryakuba ekifaananyi ekyo, ne lifuuka olusozi olunene, ne lijjula ensi zonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya35 Ekyuma, n'ebbumba, n'ekikomo, ne ffeeza, ne zaabu ne biryoka bimenyekamenyekera wamu, ne bifuuka ng'ebisusunku eby'omu gguuliro ekyanda nga kituuse: empewo ne zibitwalira ddala bwe zityo n'okulaba ne bitalaba bbanga: n'ejjinja eryakuba ekifaananyi ne lifuuka olusozi olunene, ne lijjula ensi zonna. See the chapterLuganda DC Bible 200335 Olwo ekyuma, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu, ne bimementukira wamu, ne bifuuka ng'ebisusunku eby'omu gguuliro mu budde obw'ekyeya. Empewo ne zibitwalira ddala obutalekaawo na kalabika. Naye ejjinja eryakuba ekifaananyi ekyo, ne lifuuka olusozi olunene, ne libuna ensi yonna. See the chapterLuganda Bible 200335 Olwo ekyuma, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu, ne bimementukira wamu, ne bifuuka ng'ebisusunku eby'omu gguuliro mu budde obw'ekyeya. Empewo ne zibitwalira ddala obutalekaawo na kalabika. Naye ejjinja eryakuba ekifaananyi ekyo, ne lifuuka olusozi olunene, ne libuna ensi yonna. See the chapter |