Danyeri 2:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 N’ayogera nti, “Erinnya lya Katonda litenderezebwenga emirembe n’emirembe, kubanga amagezi n’obuyinza bibye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Ng'agamba nti, “Lyebazibwenga erinnya lya Katonda emirembe n'emirembe: kubanga amagezi n'amaanyi bibye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Danyeri n'addamu n'agamba nti Lyebazibwenga erinnya lya Katonda emirembe n'emirembe: kubanga amagezi n'amaanyi gange: See the chapterLuganda DC Bible 200320 ng'agamba nti: “Katonda atenderezebwe emirembe n'emirembe, kubanga mugezi era wa maanyi. See the chapterLuganda Bible 200320 ng'agamba nti: “Katonda atenderezebwe emirembe n'emirembe, kubanga mugezi era wa maanyi. See the chapter |