Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Awo kabaka n’atumya abasawo, n’abafumu, n’abalaguzi n’Abakaludaaya okumutegeeza ekirooto kye yaloota. Ne bajja ne bayimirira mu maaso ga kabaka.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Awo kabaka n'alagira bayite abasawo n'abafumu n'emmandwa n'Abakaludaaya, bajje bamutegeeze ekirooto kye yaloota. Ne bajja ne bayimirira mu maaso ga kabaka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Awo kabaka n'alagira bayite abasawo n'abafumu n'emmandwa n'Abakaludaaya, okubuulira kabaka ebirooto bye. Ne bayingira ne bayimirira mu maaso ga kabaka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Awo n'atumya abalaguzi, n'abafuusa, n'emmandwa, era n'abeetegereza eby'emmunyeenye, bajje bamubuulire kye yaloose. Ne bajja ne beeyanjula mu maaso ge.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Awo n'atumya abalaguzi, n'abafuusa, n'emmandwa, era n'abeetegereza eby'emmunyeenye, bajje bamubuulire kye yaloose. Ne bajja ne beeyanjula mu maaso ge.

See the chapter Copy




Danyeri 2:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements