Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Naye omuzeyituuni ne gubaddamu nti, ‘Ndekeyo okuvaamu amafuta ag’omuzeeyituuni agampeesa balubaale n’abantu ekitiibwa, ŋŋende okuyuuguumya emiti?’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Naye omuzeyituuni ne gugigamba nti, ‘N'andirese obugimu bwange mwe bayima okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu ku bwange, ne ŋŋenda okufuga emiti?’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Naye omuzeyituuni ne gugigamba nti Nandirese obugimu bwange mwe bayima okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu ku bwange, ne ŋŋenda okuyuuguuma ku miti?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Omuti gwa oliva ne gugiddamu nti: ‘Ndeke eri omuzigo gwange, oguweesa ekitiibwa balubaale n'abantu, ŋŋende nkulire emiti?’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Omuzayiti ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omuzigo ogukozesebwa okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 Omuzayiti ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omuzigo ogukozesebwa okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’

See the chapter Copy




Abalam 9:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements